GEOFFREY Kayemba Ssolo, maneja w’omuyimbi Rema Namakula era kittunzi w’abasambi b’omupiira amaze okwewandiisa okuvuganya ku kifo ky’omubaka wa Bukomansimbi...
OMUYIMBI Rema Namakula, manya Muky. Sebunya amaze akaseera nga talabikako, eri abawagizi be abasinga obungi bukya kalantiini assibwawo, Iddi emukukunuddeyo....
EKITEETEEYI kya Rema Namakula kicamudde abadigize ate ne kireka abamu nga bawuniikiridde.
Ebyaviiriddeko Rema akuding'ana ne Evans
Mu ngeri y’emu aba Team Rema baddizza omubaka Betty Nambooze (Mukono Municipality) omuliro ku by’okumwogerako ne bba, Dr. Hamza Ssebunnya nga bwe basusse...
Dr Hamza agambye enkya teri kukwata ku mulwadde yenna agenda kubeera ku Africana mu kivvulu kya "Swthrt" we Rema
OMUKAZI bw’afuna omusajja amwagala ebya ddala by’oyinza okuyita ebyalagirwa, afuna essanyu n’ateekako omubiri era buli kyakola kitambula bulungi. Embeera...
REMA Namakula attottodde laavu ye ne Dr. Hamza n’atangaaza ku byaliwo mu kwanjula bwe yakyusa ssenga ku ssaawa esembayo n’omuko omutuufu ne batamuwa nkoko...
‘‘KAANA ggwe nkwagala nnyo, ndi faani wo mu myuziki era nafuna omuntu gwe nali nnoonya. Kati mmwe abali eyo nga mulina abantu be mwagala n’ababaagala,...
REMA Namakula alangiridde nga bw’agenda okuddayo ku yunivasite e Kyambogo amalirize diguli ye omwaka guno oluvannyuma lwa bba Dr. Hamzah Sebunya okutikkirwa...