TOP
  • Home
  • Rema namakula

Rema namakula

Eyeeyise omuyimbi wa Rema amaaso gamukanuse...

OMUVUBUKA eyabadde n’ekizindaalo abamu kye baakazaako erya ‘Mukalakaasa’ nga yeeyita omu ku bayimbi ba Rema Namakula amaaso gamumyuse.

Engeri okwanjula kwa Hamza gye kwagasse ekika...

Ebika bibiri eky’Endiga n’Ekyolugave Rema mw’azaalwa byali tebimanyiganye era nga tebasisinkanangako.

Rema annyonnyodde by'ayiseemu ng'anoonya...

Rema yabattottolera obuzibu bwe yayitamu ng’anoonya ekika kye. Nti olumu Rema yasisinkana Ssenga we Nabatanzi ku mukolo ogumu ogw’embaga, Nabatanzi n’amugamba...

Embaga ya Rema eriko ebibuuza

Kirumira yagasseeko nti ennaku z’omwezi baakuzitegeeza abantu mu kiseera ekituufu; n’annyonnyola nti enteekateeka tebasobola kuzirambulula mu kiseera kino,...

Ebirabo Hamza bye yatutte mu kwanjula Rema...

ABA famire ya Rema Olwokutaano baalumazeeko beetala oluvannyuma lw’okugabana ebintu ebyaleeteddwa mu kwanjula kwa muwala waabwe.

Hamza ne Rema baalaze kiraasi etabangawo:...

BULI eyabadde atuuka mu kifo omukolo gwa Rema ne Hamza ng’alabirawo ssente ezaayiiriddwaamu n’obutetenkanya. Baatimbye langi enjeru, enzirugavu, siriva...

Ebyambalo ku mukolo gwa Rema byamazeewo obukadde...

Patience Kentalo eyakuliddemu ttiimu eyayambazza Rema yagambye nti kibatwalidde emyezi mukaaga okulowooza n’okuteeka mu nkola emisono gy’engoye.

Engeri Rema gy’annyogozza Kenzo

OKWOGERA kwa Rema Namakula mu kwanjula kwongedde okunnyogoza abawagizi ba Kenzo. Ng’oggyeeko okusuuta Hamza Ssebunnya mu ngeri “ejanjawaza”, Rema Namakula...

Ensonga lwaki Rema yakyusizza Ssenga ow'ensonga...

Ensonda zaategeezezza nti, Rema aliko ebyamunyiizizza ku ngeri Muky. Nabatanzi gye yakuttemu ensonga naddala okwogera ku by’omukolo ng’ate Rema yasalawo...

Laba engeri Rema gye yafaananye nga Malaika...

Laba engeri Rema gye yafaananye nga Malaika ng'ayanjula Hamza

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1