TOP
  • Home
  • Richard lugoloobi

Richard lugoloobi

Abalongo basirikidde mu nju

ABOOLUGANDA basatu okuli nabalongo basirikidde mu muliro e Najjanankumbi Church zooni ku luguudo lwe Busaabala oluvannyuma lw'omuliro okukwata ennyumba...

Obufumbo bukalubye lwa kuba bamuzibe

Tetulina we tusula ate nga tulina omwana omuto, tusula mu kifulukwa omuli emisota n’emmese. Ekyokulya okukifuna mala kulimira bantu ku kyalo.

Omusajja bw’alwawo okwegatta kiba kibi ?...

Ssenga mbuuza nti omusajja bw’amala ebbanga nga teyeegasse, kiki ekituuka ku bulamu bwe?

Kuva dda nga Trump wa mbazuulu

Trump agamba nti famire mw’ava bakagezimunnyu wadde abantu abalala babayisaamu amaaso.

Donald Trump atandikidde mu kwekalakasa

ENKUMI n’enkumi za bannansi ba Amerika bakyagenda mu maaso n’okwekalakaasa mu bibuga ebinene nga bawakanya obuwanguzi bwa nnaggagga Donald Trump. Abamu...

Ssebo, ebigere byo byazira engatto?

Ggaayi ono yasoose kuweebwa mulimu gwa kuwanirira mukyala Muzungu eyabadde ku mmotoka ekika kya Fuso waggulu aleme kugwa era n’agukola.

‘Hoo, kino ekiwawaatiro kiba kinkolera’

Eyabadde omugenyi omukulu Kalidinaali Emmanuel Wamala olwavudde ku layini y’emmere, Kanyike n’abaka essowaani kyokka nga wabaddewo ab’ebitiibwa ne bannaddiini...

Ono bizinensi ye agitaddemu obukodyo

Ebyokulya abikusanza w’oli ng’abitambuliza ku wirubaalo kwe yasiba n’ebiveera okwewala okwokebwa omusana n’enkuba okumukuba.

Bakifeesi mbasalidde amagezi

Bakifeesi gye bakomye okuyiiya engeri y’okunyakula ensawo z’abakazi naye okuyiiya engeri y’okwenyweza.

Emmotoka eyingiridde amaka nga bebase

ABANTU mukaaga mu nju emu e Bulenga gattako omuvuzi wa boda balumiziddwa bya nsuso omugoba w’e mmotoka eya buyonjo eyabadde ewenyuka obuwewo bwe mulemeredde...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1