THOMAS Bagonza ssentebe wa LC1 mu Kimmwaanyi Zooni e Katanga Wandegeya alaajanidde abazirakisa okumuddukirira afune ssente okumulongoosa omukono.
Famire y'omuvubuka Brian Mbajjo 20, makanika wa mmotoka ku siteegi y'e Kasambya balaajanidde gavumenti ebayambe okujjanjaba omwana waabwe eyakubwa amasasi...
MAAMA w'abaana Justine Bukirwa 45, eyakubwa akakebe ka ttiyaggaasi mu mbugo ne kamwabikiramu, avundira mu kalwaliro akamu e Kayunga. Justine...
Bobi ng'azina n'abawagizi be. Yali Ggulu gye buvuddeko. Abantu mu bitundu by'e Iganga beeyiye ku nguudo bwe bawulidde nti omukulembeze w'ekibiina kya...
ROBERT Kyagulanyi Ssentamu yatandikidde mu maanyi ng'anoonya akalulu mu ssaza ly'e Kyaggwe. Eggulo mu lukuhhaana lwe yakubye e Buikwe, abakulembeze baayo...
Ssegirinya azzeemu okwegatta ku Bobi Wine n'awera "Tewali kuzikiza. Twagala ntebe 2021…" Loodi kansala, Muhammadi Ssegirinya amanyiddwa nga ‘mr update'...
Leero ku Lwokubiri nga November 24, 2020: Yoweri Kaguta Museveni ali Mbale. Robert Kyagulanyi Ssentamu ali Bundibugyo, Bunyangabu ne Kasese. Henry...
AKAKIIKO k'eddembe ly'obuntu kavumiridde ebikolwa by'okutyoboola eddembe ly'obuntu ebyetobese mu kwegugunga okwabaddewo wiiki ewedde, poliisi bwe yakutte...
Embeera ya bunkenke mu kibuga Mukono. Amasasi, amayinja ne ttiyaggaasi bibuutikidde ekibuga nga poliisi n'amagye bigezaako okulwanagana n'abantu abaabadde...
Bya Patrick Kibirango ne Ponsiano Nsimbi. Amagye gayiiriddwa mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo okugumbulula abantu ababadde batandise okwekalakaasa...