TOP
  • Home
  • Robert kyagulanyi ssentamu

Robert kyagulanyi ssentamu

Amagye gayiiriddwa okugumbu...

Amagye gayiiriddwa mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo okugumbulula abantu ababadde batandise okwekalakaasa n'okukola effujjo nga bookya ebipiira n'okwonoona...

Ttiyaggaasi ng'akwatiridde mu luguudo. (Ebif. Moses Nsubuga)

Bobi Wine bamukeesezza ttiy...

Omukulembeze wa NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) olwavudde mu Klezia ya St Patrick Madera e Enegu Village mu Soroti okutendereza omutonzi n'ayolekera...

Omwana ng'abuuza ku Bobi Wine. Mu maaso ge ye mukyala we Barbie nga batuuka mu kusaba. (Ebif. Moses Nsubuga).

'Munnonde mbawonye ababbi b...

Ku Ssande, Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) omukulembeze w'ekibiina kya NUP, era avuganya ku bwapulezidenti yakedde mu Klezia ya St. Patrick Madera...

Bobi Wine e Pakwach.

Bobi Wine atalaaze disituli...

ROBERT Kyagulanyi Ssentamu 'Bobi Wine' atalaaze disitulikiti ssatu mu lunaku olusoose n'awera nti, asimbudde olugendo olugenda okumutuusa mu State House...

Kabanda ng’atongoza kampeyini ze mu katale e Masaka.

Omuwanika wa DP avuddde ku ...

OMUWANIKA w’ekibiina kya DP mu ggwanga, Mary Babirye Kabanda alangiridde nti wadde yeesimbiddewo ku kaadi ya DP, akalulu k’Obwapulezidenti waakukanoonyeza...

Bobi Wine bw’abadde asiimbula okugenda okuyigga akalulu mu Arua.

Bobi okuwenja akalulu akuta...

ROBERT Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwanga Bobi Wine, yavudde e Kampala mu maanyi okutandika kampeyini ez’Obwapulezidenti mu kibuga Arua gye yafunira ebinuubule...

Bobi Wine bwe yabadde ava okwewandiisa poliisi n'emusalako.

Ebikulu ebiri mu manifesito...

POLIISI ebadde yaakamala okulabula Robert Kyagulanyi Ssentamu akomye okusuubiza okwongeza emisaala gy’abaserikale, n’addamu okukiggumiza nti bw’ajja mu...

Maama w'abaana ng'abinuka.

Maama w'abaana essanyu limu...

Maama w’abaana ono y’omu ku bawagizi b’omubaka Robert Kyagulanyi Ssentamu era Pulezidenti w’ekibiina kya NUP. Bwe yamulabyeko essanyu ne limuyitirirako...

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)