TOP

Rwakitula

Kanso Yusuf Nsibambi bamwongeddeyo e Kenya...

SSENTEBE w’olukiiko olufuga ettaka mu Kampala Yusuf Nsibambi ayongeddwaayo mu ddwaaliro lya Aga Khan e Kenya yeekebejjebwe. Baabadde baakamaliriza okumulongoosa...

Poliisi esanze akaseera akazibu okutaasa...

Abavubuka ababbira essimu mu jjaamu bakubye omuwala ekikonde ne bamubbako essimu abantu ne bataayizaako omu ne bamukwata. Poliisi yasanze akaseera akazibu...

Kadaga ayogedde: "Ndi bulungi era nkomawo"...

SIPIIKA wa Palamenti Rebecca Alitwala Kadaga asinzidde ku kitanda mu ddwaaliro lya Aga Khan e Nairobi mu Kenya n’aweereza Bannayuganda obubaka obuwa essuubi...

Ssenga Kulanama bamutwala mu kkooti

PULEZIDENTI w’ekibiina ekitwala abasawo b’ekinnansi mu ggwanga ekya Uganda n'Eddagala lyayo (The National Traditional Healers and Herbalists Association)...

BULENGA: Abaayo bakaaba lwa bwavu

BULENGA ke kamu ku bubuga obukula ku misinde egya yiriyiri. Kasangibwa ku luguudo oluva e Kampala okudda e Mityana kiromita 13.3.

Omusiguzi atemyetemye muk'omusajja lwa kumuwaanira...

POLIISI eyigga omusiguze eyatemye muk’omusajja lwa kumukyawa. Gashom Akure y’ayiggibwa poliisi y’e Isingiro oluvannyuma lw’okutema Doreen Natukunda n’amutta....

Akutte akambe n'asala omwana wa muggya we...

OMUKAZI akutte akambe n’asala omwana wa muggya we mu kibatu abatuuze ne beesoma okumugoba ku kyalo singa poliisi eremwa okumutwala mu kkooti.

Omwawule Munnayuganda afunye omudaali ogw’ebyafaayo...

OMWAWULE Munnayuganda afunye omudaali ogw’ebyafaayo ng’ekirabo okumusiima olw’okulwanirira eddembe ly’abantu naddala okulwanyisa obusosoze.

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YATUUSE DDA MU KATALE...

Bobi Wine n’abooludda oluvuganya bakkaanyizza okusimbawo omuntu omu. Basazeewo okusuula Dr. Kiiza Besigye. Mulimu omusiguze asse muk’omusajja olw’okumuwaanira...

Gav't ekyakuŋŋaanya bujulizi ku bagambibwa...

GAVUMENTI ekyakuhhaanya bujulizi ku bagambibwa okutta omwana Emmanuel Wasswa 15, ne bamuziika mu nkukutu.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1