TOP
  • Home
  • Sipiika rebecca kadaga

Sipiika rebecca kadaga

Akulira poliisi y’e Bulenga bamuyimirizza...

POLIISI ewandiikidde ASP Lilian Birabwa, abadde akulira poliisi y’e Bulenga ebbaluwa ng’emuyimiriza ku mulimu okumala ebbanga eritali ggere.

Bakutte owa Flying Squad omulala ku by'okutta...

OKUKWATA abagambibwa okwenyigira mu lukwe lw’okutta Kirumira kwongedde okugaziwa, bwe bakutte omusajja omulala agambibwa okuba owa Flying Squad nga kiteeberezebwa...

Omu ku bagambibwa okutta Kirumira avunaaniddwa...

Omusajja agambibwa okwenyigira mu kutta Muhammad Kirumira aleeteddwa mu kkooti e Wakiso n'asomerwa emisango ebiri.

Bakutteyo abalala 2 ku by'okutta Kirumira...

OMUWENDO gw’abaakakwatibwa ku by’okutta Afande Muhammad Kirumira gulinnye abanoonyereza bwe bategeezezza nti kati balina abantu musanvu mu kaduukulu k’amagye...

OKUTTA KIRUMIRA: Basonze olunwe ku ba Flying...

AMAGYE geekenneenyezza obujulizi ku kutemula Kirumira ne bagattako ne bye bakung'aanyizza mu bantu abaasoose okukwatibwa ne basibira ku basajja bana abakolera...

Omusajja gwe baakwatidde ewa Kirumira n'emmundu...

Francis Mayengo omusuubuzi wa sipeeya e Lubowa ku lw’e Ntebe okumpi ne Roofings yakwatiddwa bambega ba poliisi ku Lwokubiri ng’ali mu kifo we battira Kirumira....

Bambega basonze ku basse Kirumira

BAMBEGA bongedde amaanyi okunoonyereza ku bigambibwa nti olukwe lw’okutta Afande Muhammad Kirumira lwalukibwa mu poliisi munda. Bafunye ensonga ttaano...

Kirumira atambudde aleka omukululo yonna...

OLUGENDO lw’obulamu bwa Kirumira alutambudde nga kkovu. Buli w’ayise aleseewo omukululo! Ng’otunudde mu Kampala n’emiriraano ebifo wonna waakoledde alese...

Gwe balumiriza okukuba Kirumira amasasi abadde...

EBITONGOLE by’Ebyokwerinda biriko omusajja gwe birinnya akagere oluvannyuma lw’okukukuhhaanya obujulizi obulaga nti ye yaluse olukwe olw’okutta Afande...

Ebigambo bya Muhammad Kirumira ebitajja kwerabirwa...

ASP Kirumira abadde musajja wa bigambo era bino by’ebimu ku bijja okusigala nga bimujjukirwako:

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM