Asiah Tusingwire mulwadde wamukenenya. Yejjusa lwaki teyagoberera basawo kye baamugamba eky’okumira eddagala okusobola okuzaala omwana nga talina mukenenya....
Lutaaya ye Munnayuganda eyasooka okuvaayo mu lwatu n’ayatula bw’alina akawuka akaleeta siriimu.
Omuwendo gw'abavubuka ogulinnya buli kiseera gweraliikirizza abakulembeze b'ebibuga ne batuuza olukung'aana okusala amagezi ag'okuyamba okugukendeeza....
PULEZIDENTI Museveni atongozza kaweefube ow’enjawulo agenderera okumalirawo ddala Siriimu omwaka 2030 we gunaatuukira.
Akakodyo k'obadde olowooza nti tekakwasa siriimu bakafuludde, kozesa kondomu oziyize okulwala.
Abalina akawuka ka siriimu kye kiseera okufuna akaseko ku matama olw'ekika ky'eddagala erireeteddwa nga lya ssente ntono ate nga teririna bulabe bwa maanyi...
MINISITULE y’Ebyobulamu erangiridde nti abalina akawuka ka Siriimu nga ssi kangi mu musaayi tebagenda kuddamu kuweebwa mpeke za ‘septrine.’
Abantu bangi batya okwekebeza akawuka ka siriimu ekitali kirungi kuba bw’otamanya bulamu bwo bwe buyimiridde, tofuna buvunaanyizibwa bwa kwekuuma, tewejjanjabisa...
PULEZIDENTI Museveni azzeemu okukubiriza Bannayuganda bamwegatteko mu lutalo lw’okufufuggaza siriimu, omwaka 2030 gutuuke ng’abufumwa bufumwa. Kampeyini...
Dr. Justine Bukenya agamba nti okusinziira ku kunoonyereza kwe baakola, baakizuula nti enkozesa y'akapiira yakendeera olw'okuba nga ebifo ebisinga okubeeramu...