TOP

South afrika

Ssente zitabudde Bannayuganda ababeera e...

Bannayuganda babiri ababeera e South Africa baawukanye lwa ssente omu ze yawa munne nga basuubira okukola bizinensi emu kyokka munne n’adduka nazo.

Bobi Wine ali mu 'Kyalenga Extra' e South...

Bannayuganda South Africa balaze Bobi Wine omukwano. abakubye omuziki mu kivvulu kya 'Kyalenga Extra' ky'ali mu kutambuza mu bibuga by'e South Africa

Aba USPA balonze ttiimu ya yunivasite ey'okubaka...

Ekibiina kya bannamawulire abasaka ag'emizannyo ekya USPA kironze ttiimu ya yunivasite ey'okubaka ku buzannyi bwa September

Aba Cricket bawera kudda na kikopo

Ttiimu y'eggwanga eya Cricket egenze e South Afrika ng'ewera kudda na kikopo mu mpaka za T-20 Uganda ze yeetabyemu omulundi ogusooka.

Crested Cranes ne Namibia bali butoola e...

Crested Cranes erinze kwambalagana ne Namibia ku Lwomukaaga mu mpaka za COSAFA Women Championship eziyindira e South Afrika

Crested Cranes ewangudde e South Afrika

Crested Cranes ewangudde omupiira gwaayo ogusoose mu mpaka za COSAFA Women Championships e South Afrika

Ttiimu ya ddidi tewena

Empaka eziddako ttiimu ya ddigi yaakumalira mu bifo by'okumwanjo

Muwala wa Mbabazi enkya lw'ayanjula mwana...

ABAKULEMBEZE b’amawanga babiri, baakusisinkana mu maka g’eyaliko Katikkiro wa Uganda, John Patrick Amama Mbabazi enkya ku Lwomukaaga ku mukolo omuwala...

Poliisi eyimbudde basatu ku by’okufa kwa...

POLIISI eyimbudde abantu basatu kw’abo abasoba mu 20 abaakwatibwa ku by’okutta omuwala Susan Magara.

Madagasacr eyingiddewo okuttunka ne KCC

Madagasacr eyingiddewo okuttunka ne KCC

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM