Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa omuzibizi oba ggoolokipa, oba okusazibwamu...
WAKATI mu kulwana emalire mu bifo eby'oku mwanjo eddeyo mu mpaka za Bulaaya, Arsenal yaakakubwa emipiira ebiri egiddiring’ana.
Omuzibizi wa Spurs Vertonghen awezezza emyaka 33
Bukya ManU egoba Mourinho, omutindo gwayo tegulinnye era abamu ku bawagizi bagamba nti omutendesi Ole Gunnar Solskjaer naye asaana kugobwa.
Spurs yakubirwa ku fayinolo omwaka oguwedde era Mourinho alina essuubi ly'okugituusa ku buwanguzi bw'ekikopo kino.
ManU ekola bubi ensangi zino ng'abamu bagamba nti ekizibu kiri ku mutendesi Solskjaer gwe balumiriza obutaba na bukodyo.
Spurs eyagala kugulyao muteebi ng'akatale k'okugula abazannyi mu Premier tekannaggalwawo enkya ku Lwokuna.
Endagaano ya Alderweireld mu Spurs eggwaako sizoni ejja era ttiimu ez'enjawulo zaagala kumuggyayo.
Pep Guardiola atendeka Man City yawangula Capital One Cup ate yeesozze fayinolo ya FA Cup nga ne mu Premier ali mu kyakubiri.
Keita, alinamu obuvune ekitiisizza Klopp okumussa mu bazannyi abagenda okuzannya Spurs enkya ku Ssande.