TOP

Spurs

'Kino ekikopo kyaffe'

Emery agamba nti akimanyi omupiira gwa Arsenal ne Spurs gwa mbiranye naye ku luno waakussaawo eky’enjawulo kuba ayagala kuwangula kikopo.

Arsenal ne Spurs ziswamye Bailly owa ManU...

Omuzannyi ono baamugula mu Villarreal eya Spain mu 2016.

Asabye Messi omujoozi agutwalire kitaawe...

Messi,kapiteeni wa Barcelona yateebye ggoolo 2 mu mupiira guno kyokka era y’omu ku bazannyi abeetoolooleddwaako ttiimu nga bafuna wiini ku bugenyi.

ManU eyagala Pocthettino asikire Mourinho...

Pochettino alina obumanyirivu mu Premier okusinga Zidane.

'Njagala kuteeba ggoolo ziyisa za Messi'...

Olugendo luwanvu okuyisa Messi mu kuteeba ggoolo ennyingi, naye Kane owa Spurs afunvubidde okuteeba eziwera okumuyisa.

Abazannyi ba Spurs babiri basubiddwa ensiike...

Lloris yafunye obuvune mu kisambi era teyazannyidde Bufalansa.

Sissoko bimwonoonekedde

Sissoko bimwonoonekedde

Mourinho ayagala bamugulire abazibizi 5

Mourinho agamba nti ayagala kuggumizza kisenge kye baleme kukiyitamu.

Kane waakumala mwezi mulamba ku ndiri

Kane waakumala mwezi ku ndiri;omutendesi wa Spurs, Mauricio Pochettino ali mu kattu wakati ng'ayagala okumalira mu bifo ebina ebisooka mu Premier, asobole...

Ebula mbale; Spurs erinze Arsenal beerige...

Ku ssaawa 9:30 ez’akawungeezi leero ku Lwomukaaga, zigenda kudda okunywa nga Spurs bugyefuka ne Arsenal mu mupiira gwa vvaawompitewo mu Premier.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1