ALHAJJ Nasser Ntege Sebaggala (Seya) afudde alese ekiragiro ekirambulula engeri gy’alina okuziikibwamu. “Tuli Basiraamu era bakadde bange n’abantu baffe...
POLIISI etandikiddewo okukwata takisi oluvannyuma lw’ennaku essatu ezaaweereddwa mmotoka z’olukale okusomba abantu okugenda mu byalo.
AB’E Busoga nga bategeka okuziika Nabamba Bujagali ku Ssande ekiro, bbeeyi y’enkoko n’ebisolo ng’embuzi n’endiga bagirinnyisizza mu byalo ebyetooloddewo....
Abawagizi ba KCCA bibatabudde ttiimu y'ekitongole nayo bw'eyolesezza omutindo ogw'ekibogwe
Abazannyi ba Express n'aba Bright Stars bagwang'anye mu malaka mu semi za Stanbic Uganda Cup
Omuzannyi wa Free Stars ataabadde na layisinsi atabudde abazannyi ba Zirobwe mu liigi ya Buganda
Abavuzi ba ddigi 60 bakakasizza okwetaba mu mpaka ezinaaggulawo sizoni e Garuga
Abazannyi ba Buganda Road FC baavudde ku kisaawe ng'ennyindo y'enkata oluvannyuma lwa Najja okubayunga mu liigi ya ligyoni ya Kampala