TOP

Ssanyu

Okumpaayiriza kinkaabya

Kale eyo tuveeyo, waakalya Ssekukkulu mmeka? Nkimanyi obuuza myaka gyange naye egyo tugireke ebyaffe abakazi obimanyi tetwogera.

Sisobola kukwana musajja wa...

Bagamba nti abawala abalina emimwa ng’egigyo baka mu laavu. Simanyi kubanga nze ng’omuntu siyinza kwezuula, okuggyako nga waliwo akiηηambye.

Nze ku musajja omulungi kwe...

Ky’ogamba omulungi ne bw’aba mwavu nga kiwedde? Oteebye, nze omusajja omulungi aba amaze ebirala bijja luvannyuma.

'Olususu lwange lweyogerera'

Omwagalwawo yasinga kukwegombako ki? Ggwe tondaba bwe njaka. Olususu lwange lweyogerera kuba luweweevu.

 Milly

Abasobya ku baana basalweko...

Nakoowa abatamatira bakyala baabwe bye babawa ne badda ku baana abato.

 Wayezu

Nze ku musajja ntabuka

Abasajja b'e Uganda abasinga bayaaye ate tebalina mukwano gwa nnamaddala.

 Dorothy

Nfuna ensonyi okutunuulira ...

Yee..olinayo omuntu yenna akuyiisa olutiko ng’omulabye. Nedda sinnamufuna nkyanoonya ssente.

Njagala omusajja eyeewa eki...

Musajja ki gwe yandyagadde okuwa omutima gwo? Ndoota kubeera na musajja ampa ekitiibwa ate nga naye akyewa.

Okunjiwa kinkaabya

Basajja bameka abakusaba omukwano mu lunaku? Bo bangi era bandeetera ne situleesi kuba Katonda yantonda bulungi.

Ffeesi yange n'amaaso biten...

Kitundu ki ky’osinga okwagala ku mubiri gwo? Feesi yange awamu n’amaaso buli musajja antunuulira tasigala kye kimu naye lwakuba buli anneegomba mmulaba...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)