Abavuzi 4 buli omu tayagala kukola nsobi emulemesa kumalako mpaka z'e Hoima era buli omu atunuulidde buwanguzi.
Oluvannyuma lw'okuwona obuvune, Gift Ssebuguzi akomyewo awera.
Munnayuganda amalirira mu kifo eky'okumpi ekisooka mu mapaka za 'Shell V-Power Pearl of Afrika Uganda Rally',afuna obubonero 140 singa emmotoka ye ebeera...
Nnakinku mu kuvulumula mmotoka, Ronald Ssebuguzi, yeewangulidde omufumbi w'ettooke
Abakungu ba mmotoka beeyawuddemu olw'obubonero obwaggyiddwa Ronald Ssebuguzi n'abavuzi abalala
Ronald Ssebuguzi, n'abavuzi ba mmotoka z'empaka abalala 15 basaliddwaako obubonero lwakulemererwa kugoberera mateeka
Abavuzi abaamannya mmotoka z'empaka zibanyize e Hoima. Jas Mangat abadde akulembedde engule tazimazeeko. Ziwanguddwa Hassan Alwi
Abavuzi ba mmotoka z'empaka 31 bakakasizza okwetaba mu mpaka za 'UMOSPOC Kabalega Rally' ezigenda okubeera e Hoima ku weekendi eno