TOP

Ssekanjako

Ebyobugagga bya Ssebaana ebirala biibino...

BAZUDDE eby’obugagga bya Ssebaana ebirala muganda we n’alaga akatuubagiro ke balimu ak’okubizuula byonna kubanga omugenzi abadde yabeeyawulako ng’ebisinga...

Gavt. eweze okwambala mmini mu ofiisi

GAVUMENtI eweze abakozi baayo okuddamu okwambala mmini, engoye zikatippa, obugoye bukookoonyo n’okukola enviiri eza langi ezaaka.

Bakansala bawagidde Beti Kamya ku nnongoosereza...

BAKANSALA b’amagombolola ga Kampala balaze minisita, Beti Kamya obuwagizi bwe balina ku nsonga y’okukola ennongoosereza mu tteeka lya KCCA erirambika...

Bobi Wine atandise okwesomesa amateeka ga...

RoBERT Kyagulanyi Sentamu (Bobi Wine) omubaka omulonde owa Kyaddondo East, atandikiddewo okwetegekera okuteesa mu palamenti bw’atumizza akatabo akalimu...

KCCA egenze Tunisia: Yeeswanta kudda na buwanguzi...

KAWEEFUBE KCCA FC gw'eriko okufuna akabonero akagitwala ku 'quarter' za CAF Confederations Cup omulundi ogusookedde ddala, emutandikiddewo, abakungu bwe...

Sijja kunyooma South Sudan - Micho

WADDE nga liigi y’eggwanga ewezezza omwezi mulamba ng’ekomekkerezeddwa, omutindo gw’abazannyi abali ku Cranes guwadde omutendesi Micho Sredojevic essanyu....

Embwa zizingizza ow’emyaka 4 ne zimutta

EMBWA zizingizza omwana ow’emyaka ena ne zimutaagula n’okumuluma okutuusa bw’afudde.

Enteekateeka z'okulayiza Bobi Wine zitandise...

ENTEEKATEEKa z’okulayiza omubaka omulonde owa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi (Bobi Wine) zigenda mu maaso.

Aba famire ya Basudde batabukidde abayimbi...

Muganda wa Basudde Kiwanuka Semwogerere yategeezezza nti ensonga bamaze okuzikwasa balooya ng’abaana b’omugenzi ne nnamwandu Aisha Nakitto be bokka abakkirizibwa...

DP efulumizza pulogulaamu y'okuziika Ssebaana...

DP etaddewo akakiiko akagenda okukola ku by’okuziika omugenzi John Ssebaana Kizito era n’erangirira ne pulogulaamu ey’ekiseeera egenda okugobererwa mu...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1