NNINA emyaka 23 ate omuwala gwe njagala alina emyaka 19. Omuwala ono kati angamba nti simalaako kubanga tetumalira wamu kyokka oluusi mmuleka nga tamaze....
NZE Muhammad Masanga 41, mbeera Kalamba naye nkolera Kampala nga ndi musuubuzi.
EYASIBA sumbuusa nga tayogera na mwagalwa we baakamutemye atutte kimuli kya Valentine nti oli yafa dda!
TULINA abaana basatu naye mukyala wange ayagala kuzaala balala ate nga nze ndaba abo bamala. Agamba nti buli mwana n’omukisa gwe naye nze si bwe ndowooza...
NZE Joshua Kayiira nga ndi musuubuzi mu kibuga Kampala naye nga mbeera Kawaala.
MUKYALA wange tamanyi kulabirira baana be era omukozi y’alabirira. Omukozi bw’agenda, awaka tubeera bacaafu, abaana basiiba bakaaba anti mukambwe era oluusi...
NNINA abasajja babiri era bombi bamalirivu okusinzira ku njogera n’ebikolwa. Naye omusajja omu alina abakyala babiri. Omukyala omukulu yamutongoza ate...
NZE Innocent Katusiime 29, mbeera Nakawa. Buli lwe ndowooza ku ngeri gye nnasisinkanamu maama w’omwana wange essuubi ly’obuwanguzi bwange lyeyongera olw’ebibala...
OKUSIIMA kikolwa kya bugunjufu. Ate mu nsonga z’omukwano kiraga nti oli musanyufu olw’ebyo munno by’akukoledde. Waliwo ebintu by’osobola okukola oba okukolera...
OMUWALA gwe nnafuna nga mulabye nga malayika ne mmulekanga ajje akyale ewange ne ntuuka n’okumulekanga mu nnyumba yakinkola.