TOP

Ssenga

Abawala boogedde ebisinga okubakuba ku basajja...

Abawala boogedde ebisinga okubakuba ku basajja

Okwesig'aana kwe kuwangazza obufumbo bwaffe...

NZE Muhammad Masanga 41, mbeera Kalamba naye nkolera Kampala nga ndi musuubuzi.

Baze yafunyisizza omuwala gw’atwala ku ssomero...

Baze yafunyisizza omuwala gw’atwala ku ssomero olubuto OMWAMI wange avuga sipensulo ng’alina omwana w’omugagga gw’abadde atwala ku ssomero buli ku makya...

Ageemugga bagaggya wa?

Ssenga sirina mazzi ga kikyala kati omwami wange omukwano gwakendeera.

Mukyala wange tamanyi kulabirira baana

MUKYALA wange tamanyi kulabirira baana be era omukozi y’alabirira. Omukozi bw’agenda, awaka tubeera bacaafu, abaana basiiba bakaaba anti mukambwe era oluusi...

Eyanfunira omulimu mufiirako

NZE Innocent Katusiime 29, mbeera Nakawa. Buli lwe ndowooza ku ngeri gye nnasisinkanamu maama w’omwana wange essuubi ly’obuwanguzi bwange lyeyongera olw’ebibala...

Amaanyi gange gaakendeera

Bwe mala okwegatta ndwawo okuddamu okuyunga.

Engeri gy'osiima laavu munno gy'akuwa

OKUSIIMA kikolwa kya bugunjufu. Ate mu nsonga z’omukwano kiraga nti oli musanyufu olw’ebyo munno by’akukoledde. Waliwo ebintu by’osobola okukola oba okukolera...

Lwaki saagala kwegatta?

NNINA ekizibu saagala kwegatta na musajja yenna. Mu kusooka nnali ntya siriimu naye kaati ntya abasajja saagala kwegatta era bandekawo.

Mukyala muto alumba omukulu

SSENGA nnina bakyala ababiri, naye omukyala omuto alina ekizibu nti ayagala nnyo okulumba munne ate nga nabagamba nti buli omu alina ewuwe kale teri kulinnya...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1