Oyagala musajja afaanana atya? Nnoonya omwami omwesigwa, alina ku ssente, emmotoka ateekeddwa okuba nga tapangisa era nga mwetegefu okumwanjula mu bakadde...
Mbeera Makindye wabula nga banzaala ku kyalo Golo mu disitulikiti y’e Mpigi. Nasoma bwamakanika wabula akawogo nkafuna mu bidongo.
Nze Rosemary Mwagale nga mbeera Katabi e Ntebe, nali mu mukwano ogw’amaanyi ne munnange eyansanga nga nkola mu kawooteeri akamu mu kibuga nga neefunira...
Nagezaako okumubuulirira ng’omusajja ayagala mukyala we ne yeerema ne musindikako ewaabwe bamutuuze ne bigaana nnalabirawo ng’agenze ne nsigaza omukyala...
Nze Oliva Birungi mbeera Wamala-Katooke. Ebbanga lye mmaze n’omwami wange abadde tandaga mize gye naye akyuse mu kiseera kitono mu ngeri gye sitegeera....
EKIMU ku bintu ebisoomooza mu bufumbo y’embeera y’omu ku bafumbo okuba ng’ayagala okujjula oluwombo lw’abafumbo kyokka nga munne si by’aliko
Waliwo amateeka g’okwegatta agatali mawandiike g’osaana okugoberera ng’osinda omukwano n’omwagalwa wo.
Lameck Nsambu Ssonko ng’ali n’eky’ebbeeyi kye, Safinah Nabbumba nga b’e Wamala mu Wakiso.
Oyagala musajja alina bisaanyizo ki? Njagala musajja alina siriimu,alina ssente ezisobola okutubezaawo, ow’ empisa, afaayo, atya Katonda ng’alina omulimu....
Nagwawo ekigwo ng’ang’ambye ng’ende nduggyemu. Yangamba nti alina omukyala n’abaana tasobola kukkiriza nzaale kusattulula maka ge ne nkakasa nti ebbanga...