TOP

Supl

 Kisekka

Kyetume erinze Tooro United

Enkya Kyetume ezannya Tooro United gye baggyeeko obubonero busatu oluvannyuma lw’abazannyi baayo okwebulankanya wiiki ewedde mu gwagulawo oluzannya olwokubiri....

 Abazannyi ba Villa mu kutendekebwa.

Villa erumbye Busoga United...

SC Villa eri mu kyakuna n’obubonero 27 so nga Busoga United yaamusanvu n’obubonero 21.

 Brian Umony

Proline esonjodde Umony

Umony, 31, abadde talina ttiimu gy’azannyira oluvannyuma lw’endagaano ye ne Express okuggwako omwaka oguwedde mu gwomukaaga.

 Ttiimu ya Kyetume.

Kyetume erumbye Vipers

Vincent Kayizzi ne Isaac Kirabira ab'obumanyirivu mu liigi, Kyetume kwe yeesigamywe okukakanya Vipers.

 Jasper Aheebwa (ku ddyo) ng'atayiza Muzamiru Mutyaba (wakati).  Ku kkono ye Swalik Bebe owa Mbarara City.

KCCA yeggyeeko ekikwa

Mbarara City evudde mu kisaawe e Lugogo nga yeevuma emikisa gy’esubiddwa.

 Ttiimu ya URA eyatandise ogwa Villa ku Lwokubiri.

URA ekoledde - Ssimbwa

URA yamezze SC Villa (2-0) eggulo e Ndejje ezaateebeddwa Daniel Isaigi ne Mike Birungi omutendesi Ssimbwa n'awera nga bw’atagenda kuttiira ttiimu yonna...

 Asuman Alishe ku ddyo ng'atomera omupiira ku Daniel Isaigi.

URA emezze Villa

Mu gwasooka e Luzira, baalemagana 1-1 wabula Sam Ssimbwa, atendeka URA yasigala alumiriza nti Villa yabagwiira olw'okubateeba ey’ekyenkanyi ng’obudde kumpi...

Mutebi ng'awa abazannyi ebiragiro mu kutendekebwa.

KCCA eyagala kukomya jjoogo...

Mu November w’omwaka oguwedde, Mbarara City yava emabega n'emegga KCCA (2-1) e Kakyeka Stadium.

 Tabu ng'akyali mu URA.

BUL ekansizza Tabu

Oluvannyuma lw’okumala emyezi 4 nga Onduparaka temusasula, Tabu yagyabulidde n’agenda mu BUL FC.

 Joakim Ojera (ku ddyo) owa URA ng'attunka ne Yayo Lutimba owa Villa (ku kkono).

Liigi ya Uganda ekomyewo

SC Villa abakyasinze okuwangula ekikopo kino emirundi emingi (16) bakyalira URA e Ndejje ate Tooro United ekyaze Onduparaka e Fort Portal.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)