Zari Hassani omu ku bakazi abamanyiddwa okulya obulamu n'okunyumirwa eby'eswagga mu kiseera kino ali mu ggwanga lya Tanzania. Eno yalabiddwaako mu bifo...
Mu kiseera kino ng’ensi eri ku bunkenke olwa Corona era nga n’amawanga mangi gakyali mu muggalo, Magufuli yagaana eby’okuggala amasinzizo, bizinensi wadde...
GAVUMENTI erabudde Bannayuganda ku bulwadde bwa polio ne balagirwa obutabugayaalirira bayongere okutwala abaana abato bagemebwe obulwadde buno.
NASSER Ntege Sebaggala bwe yabadde tannaweebwa kitanda mu ddwaaliro gye yafiiridde yayogedde ne Bukedde. Abasasi ba Bukedde KIZITO MUSOKE ne JOSEPH MUTEBI...
JUMA Balinnya eyasinga okuteeba ggoolo mu sizoni ya 2018/19 mu liigi ya babinywera yeegasse ku KCCA FC n’awera okuddamu okweddiza engatto y’omuteebi asinze...
UGANDA efunye omuntu owookubiri eyafudde corona nga waakayita ennaku ttaano ng’eyasoose afudde. Kigambibwa nti eyafudde mukyala wa myaka 80 ng’abadde mutuuze...
PULEZIDENTI Museveni akungubagidde eyali Pulezidenti wa Tanzania Benjamin Mkapa n’awa ebiragiro bendera za Uganda n’ez’omukago gw’amawanga g’obuvanjuba...
MUNNAYUGANDA eyasiibuddwa okuva mu kalantiini y’e Kabahinda mu disitulikiti y’e Isingiro yagambye nti, waliwo abantu abasoba mu 400 abaakwatibwa nga bayingidde...
OMUKISA gwa Uganda okulwanirira okweddiza ekikopo ky’emizannyo gy’amasomero ga ssiniya ag’obuvanjuba bw’Afrika (FEASSSA) omwaka guno guzzeemu omukoosi,...
Wadde yabatizibwa mu kkanisa ya Anglican e Mityana, yasoma nnyo ssapule. “Twali mu magye nga Amin ye mukulembeze.