TOP
  • Home
  • Teddy naluswa bugingo

Teddy naluswa bugingo

Bugingo ne Teddy buli omu ateereddewo munne...

Ensonda okuva mu nsisinkano eno zaategeezezza nti yadde bingi ebyayogeddwako, ebimu ku byassiddwaako amaanyi y’engeri buli ludda olwa Teddy ne Bugingo...

Bugingo azzeemu okulengezza mukyalawe Teddy...

PAASITA Aloysius Bugingo ayongedde okusoomooza mukazi we Teddy Naluswa n’amugamba nti, bwe yeeraba obunene, talowooza nti, abatono alina ky’abasinga.

Bugingo addizza Minisita Simon Lokodo omuliro...

Bugingo yayanukudde Lokodo n’amugamba nti, ekimumuwalampya, amanyi obuzibu we buva ye (Bugingo) y’omu ku baalemesa ekiteeso kya Lokodo okuwandiisa amakanisa...

Ebyavudde mu kafubo ka Bujingo n'abasumba...

OLUTALO lwa Paasita Aloysious Bujingo ku by’okwokya Bayibuli luwalirizza abasumba abamu okumusisinkana.

Serwadda aggudde olutalo ku Bujingo, Kiganda...

Serwadda yategeezezza nti abantu bangi abazze babatuukirira nga bye bayiseemu biwaawaaza amatu, babafeze ebintu, babbyeko ssente, abakazi babasobezzaako,...

Mukama ayanukudde essaala zange n’ampa ekyuma...

OMUSUMBA Aloysius Bujingo eby’okukulira e Bukojja n’abantu okumwogerera amafuukuule kirabika bye bimuwa amaanyi okukola obutaweera okwerabira ennaku gye...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM