TOP
  • Home
  • The uganda cranes

The uganda cranes

Cranes yeesozze enkambi okwetegekera ogw'okudding'ana...

OKUWUMMULA ssi kutuuka, Uganda Cranes yazzeemu eggulo okwesogga enkambi okutendekebwa nga yeetegekera omupiira ogw’okuddingana ne Rwanda ku luzannya olusembayo...

Uganda etimpudde Rwanda 3-0 mu za CHAN

Bannayuganda batandise okwesunga okusamba mu mpaka ez’akamalirizo eza Africa ez’abasambi abazannyira awaka eza CHAN ezigenda okubeera e Nairobi omwaka...

Uganda ne Rwanda zirwanira kukiika mu mpaka...

AKAKUKU ka Uganda ne Rwanda mu mupiira kaakuttuka leero (Lwamukaaga), ttiimu zombi bwe zinaaba zirwanira ekifo okukiika mu mpaka z’Afrika eza CHAN ezeetabwamu...

CRANES TETIISA- Rwanda

Kyokka omutendesi wa Cranes, Moses Basena agambye nti ttiimu ye erina okuwangula Rwanda kuba agiwadde obukodyo bw’akakasa nti bujja kubayamba okufuna obuwanguzi....

Temukaabira Micho tuwonye muwone

Uganda efunye omukisa gwa maanyi Micho okugenda era FUFA egukozese okutegeka ttiimu z’eggwanga n’abatendesi abatuufu buli omu abeere n’obuvunaanyizibwa...

Cranes empadde amaanyi - Basena

“Ebiseera ebisinga entandikwa teba nnyangu wabula abazannyi be nnina bandaze nti ba njawulo.

Ogwa Uganda ne Rwanda gwa kuzannyirwa Kitende...

OMUPIIRA ogusooka ku luzannya olusembayo mu z’okusunsulamu za CHAN 2018 wakati wa Uganda ne Rwanda gwakuzannyirwa mu kisaawe kya St. Mary’s Stadium e Kitende...

Micho olusuddewo Cranes abatendesi ne beesowolayo...

Micho Sredojevic asuddewo omulimu gw’obutendesi bwa UgandaCranes n’awa ensonga nti baluddewo okumusasula.

MICHO; Eya South Afrika emusabye agende n’omuzibizi...

“Sinnavaawo kyokka era sikakasa nti wendi. Singa FUFA enansasula, nja kukomawo ntwale omulimu gwange mu maaso,” Micho bwe yategeezezza.

Mucurezi wa KCCA ateebye 4 nga Cranes ewandula...

Omuzannyi wa Cranes eya CHAN ey’abazannyi abazannyira awaka bokka Paul Mucurezi yalaze nti ababadde bamugalabanja babadde bateganira busa bwe yateebye...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1