TOP
  • Home
  • The uganda cranes

The uganda cranes

Abazannyi ba Cranes beetegekedde eza CHAN...

MU kampeyini 3 ezisembyeyo nga Uganda Cranes eyiseemu okuzannya empaka za CHAN, omuzannyi omu yekka y’aguliddwa ttiimu eziri ebweru w’eggwanga!

Cranes ewera kuwandula South Sudan mu za...

Omutendesi wa Cranes Sredejovic Micho alabudde abazannyi bakomye okunyooma eggwanga lya South Sudan mu mupiira n’abagamba nti si y’eri gye baalabako emyaka...

Cranes ne South Sudan battunka

Omupiira guno gwa luzannya lusooka era omutendesi wa Cranes, Micho Sredojevic yategeezezza nti ayagala kuguwangula atangaaze emikisa gy’okugenda ku luzannya...

Mukomye omuyoolerero mu Cranes

Ttiimu y’eggwanga tetegeka bazannyi, esanga bategeke n’eyongerezaako.

Cranes ya CHAN erumbye Kabale

Ttiimu ya Cranes egenda okwetaba mu mpaka za CHAN eza Africa ez’abazannyi abasambira awaka bokka esitudde okugenda e Kabale mu mupiira ogw’omukwano n’abasambi...

Sijja kunyooma South Sudan - Micho

WADDE nga liigi y’eggwanga ewezezza omwezi mulamba ng’ekomekkerezeddwa, omutindo gw’abazannyi abali ku Cranes guwadde omutendesi Micho Sredojevic essanyu....

Cranes yeesozze enkambi okwetegekera eza...

Ttiimu ya Cranes ey’abasambi abasambira awaka egenda okwetaba mu mpaka za Africa eza CHAN etandise okutendekebwa e Namboole.

Cranes ne Cape Verde ku minzaani

Ku bazannyi 19, Micho Sredojevic, atendeka Cranes b’alina mu nkambi, 10 bokka be bapulofeesono ng’abasigadde bazannyira waka ekitegeeza nti ttiimu ya Micho...

Cranes egenze Ethiopia kuzannya gwa kwegezaamu...

Uganda Cranes mu ttuntu lwa leero esitudde okwolekera Ethiopia okwetegekera omupiira gwayo ne bannyinimu ogw’omukwano ogumu kw'ebiri gy’egenda okuzannya...

Cranes etandise kaweefube okuddayo mu za...

UGANDA Cranes wansi w’omutendesi Micho Sredojevich enkya ya leero etandise mu butongole okutendekebwa mu kisaawe e Namboole mu kaweefube w’okuddayo mu...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1