MAROONS FC ne Tooro United zijulidde ku by’okusalwako mu liigi ya babinywera nga zigamba nti FUFA yazizzaayo mu bukyamu kuba liigi teyaggwa.
TOORO United FC mu liigi y’eggwanga eya babinywera byongedde okujonoonekera, olukiiko olukwasisa empisa mu FUFA bwe lubasazeeko obubonero busatu ne ggoolo...
Bbosa yagambye nti, asuddewo omulimu lwa bakama be butasasula bazannyi.
Shafiq Bisaso abadde atendeka Proline agenze Sweden kwongera kubangulwa
Omutendesi Wasswa Bbosa, alaze abaali bakamabe aba Express nti baasubwa zaabu bw'abawangudde ggoolo 1-0.
URA ekyalina ekizibu ky'abateebi, bw'eremeddwa okuteeba mu mipiira etaano egy'omuddiring'anwa.