AKAKIIKO akalwanyisa enguzi mu maka g'obwa Pulezidenti kalaze bye katuuseeko mu myaka ebiri okuva lwe kaatandikibwawo mu December 2018. Lt. Col. Edith...
DAYIREKITA wa KCCA, yeegasse ku kkampuni ya Vision Group okukunga bakasitoma baayo okwetaba mu kalulu ka Gabula Ssekukkulu "Eddigobe". Bino byabaddewo...
OKUYITA mu kunoonyereza kwa Vision Group etwala ne Bukedde, Bannayuganda balaze ebyokwerinda n’obutebenkevu bwe biyimiridde mu ggwanga nga twetegekera...
OKWETEGEKERA akalulu ka 2021, Vision Group etwala ne Bukedde ekoze okunoonyereza n'ezuula ebizibu ebiruma abantu bye baagala abeesimbyewo babakolere nga...
EYEESIMBYEWO ku bwapulezidenti, Willy Mayambala alinnye boodabooda n'atabula abaserikale be b'alese ku kabangali nga bamunoonyeza mu jjaamu. Mayambala...
EYEESIMBYEWO ku bwapulezidenti, Willy Mayambala alinnye boodabooda n'atabula abaserikale be b'alese ku kabangali nga bamunoonyeza mu jjaamu. Mayambala...
SHAMIM Nabatanzi 32, omu ku bantu abeenyumiriza mu bulunzi bw’enkoko ng’agamba nti ssinga omuntu agoberera ebirambikibwa abakugu, zisasula kiralu.
POLIISI etandise okunoonyereza ku baserikale ba ttulafi ki abaalabikidde mu kunoonyereza okwakoleddwa emikutu gya Vision Group okuli Bukedde ku nguzi egenda...
OWATTULAFIKI bw’akuyimiriza n’akugamba nti “weekube empi”, ng’omanya okuvaawo olina kusooka kukwata mu nsawo n’obaako ky’omuwa, n’alyoka akukkiriza okweyongerayo....