"Twagala pulezidenti ayingire mu nsonga zaffe kubanga tetuganyuddwa mu nteekateeka zonna ze yateeka mu katale kaffe ak'e Wandegeya,"
THOMAS Bagonza ssentebe wa LC1 mu Kimmwaanyi Zooni e Katanga Wandegeya alaajanidde abazirakisa okumuddukirira afune ssente okumulongoosa omukono.
ABASUUBUZI mu katale k'e Wandegeya balemesezza minisita wa Kampala, Nnalongo Benny Namugwanya okulondesa abakulembeze mu katale kano ng'entabwe evudde...
Okulonda kw'abakulembeze b'abasuubuzi mu katale k'e Wandegeya kuyiise abasuubuzi bwe bawakanyizza amateeka agabadde galina okugobererwa mu kulonda nga...
Ebyokwerinda binywezedwa mu Katale e Wandegeya ng'abasuubuzi beetegekera okufuna ssentebe wa katale kaabwe omupya olunaku lwa leero. Abasuubuzi nga...
BANNAUGANDA balabuddwa okukomya omuze gw'okukaabira Gavumenti ku busonga obutaliimu wabula beemanyiize okutereka ssente entono ze bafuna.
ABASUUBUZI mu katale k’e Wandegeya bagambye nga bwe bagudde mu lukwe lwa ssentebe waabwe, Jonathan Gitta okwagala okuwandiika abantu okuva mu Katanga ne...
Makara yagambye nti Nsubuga amaze emyaka ebiri ng'amukanikira mmotoka ze nga yazimuwa mu 2019 okuziddaabiriza ebyuma ebyali bifudde wabula okuva olwo...
GAVUMENTI efulumizza ebiragiro ku bavuzi ba bodaboda abatandise leero okuddamu okusaabaza abantu. Ebiragiro ebikakali okusinga bissiddwa mu kibuga wakati...