ABABAKA ba Palamenti musanvu baddukidde ewa Sipiika nga balaajana nti waliwo ababalondoola abaagala okubatta nga baagala Kadaga abasalire ku magezi.
Kiiza omubaka omukazi owa Kasese mu Palamenti yeegasse ku babaka abalala abavuddeyo ne bategeeza nti obulamu bwabwe buli mu katyabaga olw’abantu ababalondoola...
ESSANYU Katono litte abawagizi n’aba famire z’abantu abaali baakwatibwa ne baggalirwa mu kkomera e Gulu ku misango gy’okulya mu nsi olukwe, oluvannyuma...
HON. Winnie Kiiza ye yasoose okwemulugunya ku ngeri gye baamunaanudde ku kifo ky’omubaka akulira oludda oluvuganya gavumenti mu Palamenti.
Winfred Kiiza (mukazi/Kasese) yagambye nti, amawulire g’okumugoba gaamusanze mu Amerika gye yabadde ku mirimu gye emitongole ng’akulira oludda oluvuganya...
Ensonda ku kitebe kya FDC e Najjanankumbi zaategeezezza nti Amuriat Oboi okukola enkyukakyuka yamaze kufuna bukakafu nti Muntu atuuse wala mu nteekateeka...
EBIPYA bizuuse nga biraga nti Pulezidenti wa FDC, Patrick Amuriat Oboi okukola enkyukakyuuka mu bukulembeze bw’ababaka ab’oludda oluvuganya mu Palamenti...
Togikwatako:Lukwago awozezza
Baabano abantu 100 abeetisse omwaka 2017
OMUBAKA Winnie Kiiza akulira oludda oluvuganya Gavumenti mu Palamenti newankubadde akyali muwala muto, sitamina talina.