TOP

Zigoti

Abamu ku baana ba Zigoti bagaanyi okugenda...

WALIWO abaana ba Enock Kato Zigoti, bannamwandu n’abakulu mu kika abaaweze nga bwe batagenda kulinnya mu lumbe olugenda okwabizibwa enkya ku Lwomukaaga....

Abaana ba Zigoti bali 52 n’abakazi 11

OLUVANNYUMA lwa Mmengo okukkiriza olumbe lwa Enock Kisuule Kato Zigoti okwabizibwa, abakyala bongedde okwesowolawo ne baleeta abaana b’omugenzi nga kati...

Abakulu b’ekika bakubaganye empawa ku by’olumbe...

EBY’OKWABYA olumbe lwa Enock Kisuule Kato Zigoti, eyali omugagga w’e Mityana byongedde okukaluba, omukulu w’essiga mu kika bw’ategeezezza nti olumbe yaluyimiriza...

Agambibwa okufera Zigoti ayimbuddwa

EDWARD Muwawu avunaanibwa omusango gw’okufera omugagga Enock Kato eyali amanyiddwa nga Zigoti ayimbuddwa okuva mu kkomera e Luzira gy’amaze wiiki bbiri...

Eyakwatibwa ku by’okufera Zigoti ayombedde...

“Oyo gwe mulimu katemba... ebifaananyi bye munkuba tebirina kye binkola... ye lwaki temunvaako...! Bwatyo bwe yayogezza obukambwe ng’ali wakati w’abaserikale...

Agambibwa okufera Zigoti akwatiddwa

OMUSAJJA agambibwa okufera omugagga w’e Mityana, Enock Kato Kisuule ‘Zigoti’ obuwumbi bubiri n’abulawo amaze n’akwatibwa n’atwalibwa mu kkooti, omulamuzi...

Abakulembeze bakungubagidde Kato Zigoti

Esther Ndyanabo Meeya wa Mityana Munisipalite yategeezezza nti Zigoti y’omu ku bantu abazimbye Mityana Munisipaali n’okutuuka okusuumusibwa n’eva mu Town...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1