TOP

Asazeeko bba obusajja

Added 13th July 2011

Eky’okwawukana omukyala tekyamusanyusa era amaze ebbanga ng’anoonya ky’ayinza okusasula omusajja ono olw’okumukyawa. Catherine yageze bba akomyewo awaka n’amutabulira caayi alimu ebiragalalagala ebyamwebasizza. Musajjawattu yagenze okudda engulu nga bamusibidde ku kitanda nga n’obusajja

Eky’okwawukana omukyala tekyamusanyusa era amaze ebbanga ng’anoonya ky’ayinza okusasula omusajja ono olw’okumukyawa. Catherine yageze bba akomyewo awaka n’amutabulira caayi alimu ebiragalalagala ebyamwebasizza. Musajjawattu yagenze okudda engulu nga bamusibidde ku kitanda nga n’obusajja babusazeeko.

Yakubye enduulu ekyawalirizza muliraanwa we okukubira poliisi nayo eyasitukiddemu n’eddusa omusajja mu ddwaaliro.

Oluvannyuma Catherine naye yakwatiddwa ne bamubuuza gye yasudde obusajja bwa bba nti buli mu kasasiro.

Asazeeko bba obusajja

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba w'Ekkanisa ya Revi...

Omusumba w'Ekkanisa ya Revival  Christian Church Kawaala, Andrew Jengo yeegasse ku bannaddiini okukungubagira Ssaabasumba...

Omugenzi Sserwadda

Taata wa kazannyirizi Maria...

Abakungubazi beeyiye mu bungi mu maka ga Ssentebe waabwe Benard Sserwadda Mpokota ng'ono ye taata wa Comedian MC...

Omugenzi Kaggwa

Kitalo! Munnamawulire Kavum...

Kitalo! Munnamawulire Kavuma Kaggwa afudde Omutaka w'e Kyaggwe Joseph Mukuba Kavuma Kaggwa afudde olwaleero...

Omuserikale atwala Kakooza okulinnya Kabangali.

Poliisi ekutte bana ababba ...

POLIISI ya CPS mu Kampala ekutte abavubuka abeenyigira mu kusala ensawo n’okubba abantu n’ebaggalira oluvannyuma...

Kamulegeya (ku kkono) n'omugenzi Kayongo.

ENSONGA 10 EZIGOBYE NDIRANG...

Supreme Mufuti, Sheikh  Ndirangwa yalekulidde nga kigambibwa nti e Kibuli waliyo obutakkaanya mu bukulu. Tukuleetedde...