TOP

Neesiiga meekaapu agendera ku lususu lwange

Added 1st April 2019

NDI muwala mutono era muddugavu. Neesiiga meekaapu agendera ku lususu lwange.

 Bakka nga bamukolako.

Bakka nga bamukolako.

NDI muwala mutono era muddugavu. Neesiiga meekaapu agendera ku lususu lwange.

Ntera kukozesa ow'ekika kya MAC kubanga ono akuleka ku bbala ly'olususu lwo, naddala bw'oba oguze oyo agenderako.

Ekizibu abawala abamu kye bakola kwe kumala gagula mekaapu nga tebasoose kwebuuza ku babitegeera ekika ekigendera ku lususu.

Ekivaamu ye muwala omuddugavu okwesiiga meekaapu w'abeeru atamugenderako.

Ku maaso nsiigako wanja okuggyayo eriiso lyange eryeru, ate ku mimwa ne nsiigako ka lipusitiiki ekika kya Sleek Gloss atakulukuta.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Munnayuganda abadde amansa ...

“Bannayuganda abasukka mu 20 be baakafa Corona e South Africa okuli; Caroline Nantongo abadde amanyiddwa nga Hajjati...

Gav't etumizza ekyuma ekyey...

GAVUMENTI etumizza ekyuma ekifulumya kemiko ezeeyambisibwa mu kukebera obulwadde bwa Corona n’endwadde endala....

Male Mabirizi

Mabirizi attunse ne Ssaabaw...

MUNNAMATEEKA Male Mabiriizi asabye kkooti ya East Africa ezzeewo ekkomo ku myaka gya pulezidenti kubanga palamenti...

Kabaka tebagenda kumukongoj...

KABAKA Mutebi II si wakukongojjebwa ng’Obuganda bukuza amatikkira ge ag’omulundi ogwa 27 olw’okutya okusasanya...

Ow'emifumbi eyagobeddwa mu ...

OMUZANNYI w’emifumbi Geoffrey Lubega eyagobeddwa mu nyumba olw’okulemererwa okusasula ensimbi z’obupangisa adduukiriddwa....