TOP

Abantu beekumulula okulaba kalina y'emyaliiro 18 ezimbiddwa mu mbaawo

Added 1st October 2016

EBYEWUUNYISA nga bwe bitaggwaayo mu nsi, ab’e Canada nabo bakoze ekyafaayo bwe bazimbye kalina mu mbaawo ku University of British Colombia ku ttabi ly’e Vancouver nga ya myaliiro 18.

 Abantu abazze okulambula kalina ey’embaawo.

Abantu abazze okulambula kalina ey’embaawo.

EBYEWUUNYISA nga bwe bitaggwaayo mu nsi, ab’e Canada nabo bakoze ekyafaayo bwe bazimbye kalina mu mbaawo ku University of British Colombia ku ttabi ly’e Vancouver nga ya myaliiro 18.

Ekizimbe kino ekiwezaako mmita 53 obuwanvu, ebintu ebyakizimbye ebisinga bya mbaawo.

Ekizimbe kino kigenda kukola ng’ekisulo nga kisuza abayizi 400. Mu kiseera kino kye kyogerwako mu nsi yonna kuba kibadde tekirabwangako.

Abakulira eby’okuzimba mu Canada baakyekenneenyezza ne bakakasa nti ddala kigumu bulungi era tekirina bulabe ku muntu abeera akisuzeemu.

Kiwaniriddwa empagi za mbaawo ate ne waggulu watindiddwa mbaawo ku buli mwaliiro.

Abantu baatandise dda, okukirambula beerabire ku buyiiya bw’abantu abaakizimbye n’okulaba engeri ssaayansi gy’agonzezzamu obulamu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emmotoka ya Kyagulanyi empya.

Aba URA beezinze ku mmotoka...

EBY'EMMOTOKA ya Kyagulanyi gy'agamba nti teyitamu masasi byongedde okulanda ab'ekitongole ky'emisolo ekya URA bwe...

Kyagulanyi (wakati), Ssaabawandiisi wa NUP Lubongoya ne Nambooze nga bakutte ebifaananyi by’abaakwatibwa.

▶️ Bazadde b'abaakwatibwa b...

BAZADDE b'abavubuka abaakwatibwa bakaabizza abantu nga batottola ennaku gye bayitamu okuva abaana baabwe lwe baakwatibwa....

Akulira bonna bagaggawale e Gomba , Brig. Fanekansi Mugyenyi (wakati) ng’akwasa abakyala b’e Gomba ente.

Abakyala b'e Gombe bafunye ...

GAVUMENTI ng'eyita mu kitongole kyayo ekya Operation Wealth Creation (Bonna Bagaggawale) egabidde abakyala b'e...

Abaserikale nga bateeka ku kabangali omulambo gw’omusajja eyasangiddwa mu kibira e Bunnamwaya.

Bazudde omulambo ogutaliiko...

ABATUUZE bakyasobeddwa ku mulambo gwe baazudde mu kibira nga teguliiko magulu. Omulambo guno gwasangiddwa mu kibira...

Ettaka eryogerwako baalissaako n’akapande akagaana abantu okuligula. Mu katono ye Msgr. Kasibante.

Omugagga aguze ettaka ly'Ek...

ABAKRISTU b'ekigo kya St. Charles Lwanga e Gaba bali mu kusoberwa olw'engeri ettaka ly'ekigo eriwezaako yiika bbiri...