TOP

News

Harold Kaija

Omukunzi wa FDC attiddwa mu...

AKULIRA okukunga abantu mu kibiina kya FDC mu disitulikiti y'e Lyantonde bamusse ne kireka ebibuuzo ku bigendererwa by'abatemu. Emmanuel Atuhairwe yatemuddwa...

Minisita Namugwanya (mu kyenvu) n’omubaka Hussein (ku kkono) n’abamu ku bakulembeze abaalondeddwa.

Gavt. erondesezza akakiiko ...

GAVUMENTI erondesezza akakiiko ak'ekiseera ka bantu bataano mu St. Balikuddembe kagiyambeko okuddukanya akatale nga bw'ekola ku nteekateeka y'okwezza ettaka...

Amaka ga Kasango (mu katono) e Butabika mu munisipaali y’e Nakawa.

Obukama bwa Tooro buyingidd...

OLUVANNYUMA lwa ffamire okulemererwa okutuuka ku kukkaanya ku by'okuziika munnamateeka Bob Kasango eyafiira mu kkomera e Luzira, Obwakabaka bwa Tooro ne...

Florence Nabakooza bba Shafique Wangoli yakwatiddwa ng’ali lubuto.

Abaabulwako abaabwe olukala...

ABANTU abaabulwako abaabwe tebamatidde n'olukalala minisita w'ensonga z'omunda mu ggwanga Gen. Jeje Odong lwe yayajulidde palamenti, baagala aleete olulala....

Ku kkono; Hope Kitwiine, Mildref Tuhaise, Mercy Kainobwisho, Patience Rubagumya, Connie Kekihembo, Agnes Nandutu ne Irene Irumba.

Abakyala balaze ebirungi by...

ABAKYALA abali mu bifo by'obukulembeze mu by'obusuubuzi balaze okusomoozebwa abakazi kwe bayiseemu olwa corona n'ebiganyuddwaamu. Abakyala omuli abali...

Ekimotoka ekyavuddeko okusika omuguwa.

Bakaayanidde ebintu by'omuf...

OMURASITA olwafudde nga yaakatuusibwa mu ddwaaliro oluvannyuma lw'okulumwa olubuto, abantu abagamba nti bamubanja ne baagala okutwala ebintu by'omugenzi...

Paapa ng’asisinkanye omukambwe.

Ebyabadde mu nsinsinkana ya...

PAAPA Francis asisinkanye omukambwe wa Iraq, Grand Ayatollah Ali Sistani n'amutegeeza nti buli muntu yeetaaga munne. Amusabye akome ku bakambwe bakomye...

Abajaasi nga baakatuuka mu lumbe lwa Sande mu katono eyafudde.

Balemesezza abajaasi okwoge...

ABAKUNGUBAZI beegugunze ne balemesa abajaasi okwogerera ku kuziika nga bagamba nti owa LDU ye yafumise omugenzi ekiso ky'emmundu ekyamuviiriddeko okufa....

Omuwala omusiizi wa langi.

Engeri abakazi gye beesozze...

OMULEMBE gwe tulimu gwa bakazi kukola awatali kuboola mulimu wadde nga gwa basajja.. Sandra Nalubwama akulira ekitongole ekitabaganya abakyala abali...

Faaza Semanda ng’asabira abayizi

Basabidde abagenda okukola PLE

ABAYIZI abagenda okutuula ebibuuzo bya P7 bakubiriziddwa okukulembeza Katonda mu buli kimu, obuteenyooma, n'obutatya bizibu bye basanga, kubanga ebeera...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)