TOP
  • Home
  • Gallery
  • Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Added 25th September 2020

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

OMUVUBUKA  agambibwa okuba  mu kibinja ekibba  ebyamaguzi ku mmotoka z'abantu mu kalippagano k'ebidduka poliisi emutaasizza  ku bantu ababadde baagala okumutta.

Robert  Ssebumba 37  emagombe yasimbyeyo kitooke! Bw'ekiba kituufu nti yabadde abba obusawo bw'omuceere ku mmotoka eyabadde mu kalippagano k'ebidduka ku Kaleerwe ayinza obutaddamu kubba olw'entimpula gye baamukubyemu  ne batuuka n'okumwasa emimwa .

 

OMUVUBUKA  agambibwa okuba  mu kibinja ekibba  ebya maguzi ku mmotoka
z'abantu mu kalipagaano k'ebidduka poliisi emutasizza  ku bantu
ababadde bagala okumutta.
Robert  Ssebumba 37  emagombe yasimbyeyo ekitooke bw'ekiba kituufu nti
yabadde abba obusawo bw'omuceere ku mmotoka eyabadde mu kalipagaano
k'ebidduka ku kaleerwe ayinza obutaddamu kubba olwe nkuba gye
baamukubyemu  ne batuuka n'okumwasa emimwa .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abagoberezi ba Paasita Yiga...

Abagoberezi ba Paasita Yiga Mbizzaayo beeyiye ku ddwaaliro e Nsambya okukakasa oba ddala kituufu omutuufu waabwe...

Emiranga n'ebiwoobe bisaani...

Emiranga n'ebiwoobe bisaanikidde ekkanisa y'omusumba Yiga eyavudde mu bulamu bw'ensi. ...

Bushira ng’akyali ne Dr. Ssebunnya. Ku ddyo, Kamya yasibye Bushira empeta ya nkusibiddaawo.

Bba wa Rema gwe yaleka afun...

OMUWALA Dr. Hamza Ssebunnya bba w’omuyimbi Rema Namakula gwe yalekawo ayanjudde omusajja omulala ne bamusoomooza...

Daddy Andre eyayanjuddwa Nina Rose. Ku ddyo ye muyimbi Katatumba

Angella Katatumba ali mu ki...

OMUYIMBI Angella Katatumba ali mu kiyongobero olwa muyimbi munne Nina Rose okutwala muninkini we, Daddy Andre n’amwanjula...

Abaserikale nga bakunya omusajja eyabadde n'emmundu.

Bamukutte n'emmundu mu luki...

POLIISI ekutte omusajja eyabadde n’abawagizi ba Joe Biden n’emmundu ejjudde amasasi okumpi n’olukuggaana lwa Pulezidenti...