EMYAKA 75 EGYA JINJA COLLEGE AMASOMERO GONNA GAYITIDDWA
Abaddukanya essomero lya Jinja College e Busoga bategese ebikujjuko eby’emyaka 75 nga bino bigenda kubeerawo mu mwezi ogw’omunaana omwaka guno.Basabye bonna abaasomerayo n’abalyagaliza ebirungi okwetaba ku mukolo.
EMYAKA 75 EGYA JINJA COLLEGE AMASOMERO GONNA GAYITIDDWA