Owapoliisi Police constable Ivan Wabwire eyakuba munansi wa Buyindi Uttam Bhandari amasasi agamujja mubudde ku palamenti avenue ku lunaku lwokutaano, kyadaaki poliisi emugombyemu obwala oluvanyuma lwomuyiggo gwa naku bbiri nga aliira ku nsiko. Ono akwatiddwa mu disiturikiti ye Busia