OBUVUNE BWAMAGUMBA N'EBINYWA.

Obuvune bwamagumba nebinywa bwebumu ku businga okulemesa abantu okukola emirimu gyabwe sinakindi okugibaggyirako ddala singa balemerwa okubivuunuka. Kino kisinze kuva ku bujjanjabi obuweebwa abantu bano obwekiboggwe nga nabamu oluusi tebamanya waakugenda okufuna obujanjabi obwekika kino. Aga khan university hospital lyerimu ku malwaliro amatono mu Africa eriwa obujanjabi obwekikugu eri abalwade abetaaga enzijanjaba eyekika kino.

OBUVUNE BWAMAGUMBA N'EBINYWA.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision