ENJUKI ZIKENDEEREDDE DDALA MU GGWANGA KINO KYEERALIIKIRIZZA BANNASAYANSI
Minisita omubeezi owa Magana Rtd. Col. Bright Rwamirama alagidde bannasayansi okukola okunoonyereza okw’amangu ku ddagala erikozesebwa mu by’obulimi eritta enjuki liwerebwe ku katale mbagirawo. Abadde Namulonge ku National Crop resources research institute Uganda gyeyegattidde ku nsi yonna okukuza olunaku lw’enjuki.
ENJUKI ZIKENDEEREDDE DDALA MU GGWANGA KINO KYEERALIIKIRIZZA BANNASAYANSI