Agataliiko Nfuufu ETTEMU! ABAZIGU BATEMYETEMYE ABATUUZE E MUKONO MU KIRO
Abazigu ab’ebijambiya bazinzeeko ebyalo bina e Mukono mu kiro nebatemateema abantu. Babiri ku bakoleddwako obulumbaganyi bafudde n’abalala nebasimattuka n’ebisago ebyamaanyi. Poliisi ereese embwa enkonzi y’olusu n’ekwata omuntu omu era nga Poliisi emututte agiyambeko mu kunoonyereza.
Agataliiko Nfuufu ETTEMU! ABAZIGU BATEMYETEMYE ABATUUZE E MUKONO MU KIRO