Agataliikonfuufu NNAMWANDU WA APONYE AFUNVUBIDDE KU BAMULEKWA MMANYI 12
Namwandu w’omugagga Aponye abuulidde abakungubazi nga bwamanyi bamulekwa 12 bokka nga kati eyeesowoddeyo nti naye mulekwa wa Aponye ali ku bibye. Abyogeredde mu kusabira omwoyo gwa bba ku kkereziya ya St Luke e Muhanga mu disitulikiti ey’e Rukiga.
Agataliikonfuufu NNAMWANDU WA APONYE AFUNVUBIDDE KU BAMULEKWA MMANYI 12