Ssaabaminisita Robinah Nabbanja alaze essuubi ery’amawanga Africa okuba n’obusobozi obuliisa ensi yonna kyokka nagamba nti kijja kusoboka ng’amawanga ga Bulaaya geggyeko olukomera. Abyogeredde mu lukungaana olutaba amawanga ga Bulaaya, Africa ne Buwaraabu oluyindira e Italy.