Agataliikonfuufu BAMULEKWA ABAASAAWA EMMERE YA NNAMUKADDE BEYANJUDDE KU PPOLIISI
Bamulekwa be balumiriza okusaawa emmere ya nnyaabwe omuto, bayitiddwa ku poliisi okuggyibwako sitatimenti. Bano bakalambidde nti ssi bakwetonda kuba emmere nnyaabwe abazaala yeyaleka agisimbye nga n’ekibanja kyabwe.
Agataliikonfuufu BAMULEKWA ABAASAAWA EMMERE YA NNAMUKADDE BEYANJUDDE KU PPOLIISI