Vidiyo

AAgataliikonfuufu ABASAJJA MWEGENDEREZE AMAKA MWEMUWASA Omuko Yiga

Omuko Muhammad Yiga amaze wiiki ennamba ng’abanja ebintu byeyawaayo mu kwanjulwa olubifunye n’abuulira basajja banne okwetegereza ennyo amaka mwebawasa baleme okugwa mu bizibu nga byeyaguddemu. Ono gwetusanze e Buloba ategeezezza nti yasuze afuna amasimu okuva mu bakyala nga bamusaba okubamako ennaku.

AAgataliikonfuufu ABASAJJA MWEGENDEREZE AMAKA MWEMUWASA Omuko Yiga
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision