Agataliikonfuufu: OKUTUMBULA EBYOBULIMI. ABA GHS BATONGOZZA FARM CAMP.

Mu kaweefube w’okuumbula eby’obulimi n’eby’obulunzi ebitongole ebyenjawulo byegasse ku Gayaza High School mu kutongoza School Farm Camp mwebagenda okutendeka abayizi ku ngeri gyebalina okufuna mu kulunda n’okulima naddala mu nsomesa empya eyateekebwawo. Kampu eno etandika 25 omwezi guno okutuusa nga 30 omwezi guno

Agataliikonfuufu: OKUTUMBULA EBYOBULIMI. ABA GHS BATONGOZZA FARM CAMP.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #Farm Camp