Omumyuka wa sipiika wa palament Thomas Tayebwa ategeezezza nti paalamenti tefunangako kusaba kwonna okuva eri famire y’omubaka wa Kawempe North Muhamad Ssegirinnya nti beetaaga obuyambi.Awabudde nti buvunaanyizibwa bwa Paalamenti okujjanjaba ababaka..