Agataliikonfuufu PR. KAYANJA YEEBAZIZZA ABABAKWATIDDEKO OKUGOBA ENJALA E KARAMOJA
Aug 29, 2023
Omusumba Robert Kayanja ow’ekkanisa ya Miracle Center Cathedral e Rubaga yeebazizza bonna ababakwatiddeko ku ddimu ly’okugoba enjala mu bitundu by’e Karamoja. Abadde mu District y’e Napak awali ffaamu webalimira n’okusomesa abantu mu kitundu ekyo okulima.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment