Ab'ebyokwerinda nga bakulembeddwamu omubaka wa president e Sembabule bayingidde mu butakaanya obuliwo wakati wa batuuze nomuggaga abagoba ku ttaka.Bino okubaawo kiddiridde abatuuze ku kyalo Misenyi okutwala omugagga ono embiro n’emiggo bweyali agenze ku ttaka eryogerwako ku bbalaza ya wiiki eno.