Minisita omubeezi ow’ebyettaka Dr Sam Mayanja agenze e Kanyike mu ggombolola ey’e Kammengo okutaawuluza enkaayana z’ettaka. Alagidde omukadde eyali yaggyibwako ekibanja kye okuddibwako ku mpaka ng’abavubuka bakidde emmere y’omuggagga nebagitwala. Mu kusooka awabudde ku nkolagana wakati wab’ebibanja ne banannyini ttaka