Agataliikonfuufu OMUBAKA SSEGIRINYA ALAAMYE

Omubaka wa Kawempe North Muhammad Segirinya akomyewo okuva mu ggwanga lya Budaaki gyabadde ajjanjabirwa okumala ebbanga lya myezi ebiri. Asiimye palamenti n’ekibiina kya NUP olw’obuyambi kyokka n’akukkulumira banakibiina abamwogerera nti yeerwaza.

Agataliikonfuufu OMUBAKA SSEGIRINYA ALAAMYE
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #Omubaka Sseggiriinya akomyeewo