Agataliikonfuufu: POA ALABUDDE ABASIWUUSI EMPISA MUJJA KUGOBWA
Sep 23, 2023
Pulezidenti w’ekibiina kya FDC Patrick Oboi Amuriat asekeredde bannakibiina abeegabidde ebifo ne batuuka n’okulonda Ssaalongo Erias Lukwago okukulembera ekibiina okumala ekiseera. Abalabudde nti batuuse okugobwa mu kibiina olw’okusiwuuka empisa. Abadde akyaddeko ku Urban Tv enkya ya leero.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment