Agataliikonfuufu ABA ROTARY BATONGOZZA AMAZZI AMAYONJO
Akuliira Rotary club mu Uganda ne Tanzania District governor Francisco Ssemwanga akubirizza abantu okubeerako ne kyebawa ensi. Bino abyogeredde Busunju mu kutongoza project y'amazzi amayonjo n'okutema evvuunike awagenda okuzimbibwa essomero n'eddwaliro ng’omulimu guno guwomeddwamu omutwe Rotary club ya Bbunga.
Agataliikonfuufu ABA ROTARY BATONGOZZA AMAZZI AMAYONJO